Shawn Kimuli
Shawn Kimuli - Afaayo songtekst
Je score:
(Verse 1) Obulamu munsi eno Mulimu ebisera ebikyamu Nga omuntu Ebikulema nawe okuwangula Mukunyikila mukufuba okungi Osabye okye Katibwogezako olaba nga'mala ebisera byo Kale laba yo eno Tolina mbavu nga gwe Olusi onafuwa oselala Olusi olemelelwa Tobanakutya Bamugumu nga mukama omwesiga Mubuli mbela Kimanye nti bambi afaayo (Chorus) Mukama akumanyi Afaayo jooli dear Embela yo ajimanyi Afaayo jooli dear (Verse 2) Olusi okaaba Mbulawo akimanyi odaaga Bakukyaye olwe'nsobi enyingi zokoze Wasubila Nti olibabulungi okusinga bwoli Wanafuwa Bwewalowoza nti tomalako Mukama mulungi Alina pulani enungi jooli Ebizibubyo ebingii Bimukwase akuyambe Mukama Katonda yakumanya luli nga tonabao Nakati akwagala, akwagala nga bwoli (Chorus) (Bridge) Mukama afaayo, tagenda kulwawo Okuleta enseko, mubulamu bwo Tokowa kusubila, tokowa kulindila Saba ng'okiliza, todilila nga