Philly Bongoley Lutaaya

Philly Bongoley Lutaaya - Diana songtekst

Je score:

Gwe wange era gwe gwenalonda
Nebwekiribaki no no sirikuleka
Kanjatule mumaso gabanji
Gwe wange era nze wuwo
Oba bwaavu obano bwebugagga
Naberanga nawe kuba gwe gwenalonda
Okufa kwekuli twawula
Gwe wange era nzewuwo
Tuyambaganenga Diani wulila olwalelo
Leka nkukuume nganaawe Diani bwonkuuma
Nakulonda mubanji Diani babirye omulongo wowo
Leka nkutwale mama ewange
Omutima gunbeere munteeko
Mwatu mweenya nzendabe akazigo
Tambula ndabe ebitumbwe
Simanyino mama
Wotoli Diani ndibeera wa
Simanyi obiwulira Diani njazika ku matu go
Akazigo mumanyo bwoseka bwoti mpulira fniirawo
Leka nkutwaale mama ewange
Nkakasa oja kweyagala
Tuyambaganenga Diani wulira olwalelo
Leka nkukuume nganaawe Diani bwonkuuma
Nakulonda mubanji Diani babirye omulongo wowo
Leka nkutwaale mama ewange
Mutima gunbere munteeko
Mwatu mweenya nzendabe akazigo
Tambula ndabe ebitumbwe
Simanyino maama
Wotoli Diani ndibeerawa
Simanyi obiwulira Diani njazika ku matu go
Kazigo mu manyo bwoseka bwoti mpulira fniirawo ho ho
Leka nkutwale mama ewange
Nkakasa oja kweyagala
Nkwelondeyo mubalungi olutotto
Mpadde nobweyamu sirikuleka
Ye aliba ani, alikundesa Diani
Newadeyo maama, naagondanga
Nakugondera nga Diani babirye omulongo
Iye maamaye npa omutima
Iye maama ye npa omutima ngutwaale
Kyenkusaba nze ompenga obweyamu (Diani)
Tonvenga kulusegere
Nebwengenda wa njagala okudda ng'awooli
Mukwano gwange
Oh Diani
Iye maamaye npa omutima
Gumpe ngutwaale
Iye maama ye npa omutima ngutwaale
Ngansobeza kiriza bwenenenyanga (Babirye)
Ebyomukwano byebityo
Muno ng'asobezza bwatyo neyenenyanga (Omulongo)
Musonyiwengako
Oh gwe mama
Iye maama ye npa omutima
Oh Diana
Iye maama ye npa omutima ngutwaale
Ebyomumaka tubikuume nga byakyama (Akaweta kaako)
Bikwata kufe feka
Ebizibu ngabizze abakulu webali
Banatulamulanga wesige nze
Iye maama ye npa omutima
Oh gwe mwana
Iye maama ye npa omutima ngutwaale
Gwe munange ebye ngaambo tyobyesiga (Wulira)
Emikwano gisengejje
Abasinga balinda kulaba gwe lwoligwa
Ngolwo amanyo kungulu
Oh gwe maama
Iye maama ye npa omutima
Gumpe ngutwaale
Iye maama ye npa omutima ngutwaale
Oh Diani
Iye maama ye npa omutima
Gumpe ngutwaale
Iye mama ye npa omutima ngutwaale
Kaggwa yalayira ekiri muggulu
Bwekiribwatuka
Ensi erikankana
Omwaana omuto aliyita nyina
Omukulu omukulu nayita engozi
Emu emu zalibiri okuzaala akaliga
Ani yakazaala
Kyetondeke ekitoke beale vuluba
Kaggwa yalayira ekiri muggulu
Bwekiribwatuka
Ensi erikankana
Omwaana omuto aliyita nyina
Omukulu omukulu nayita engozi
Emu emu zalibiri okuzaala akaliga
Ani yakazaala
Kyetondeke ekitoke beale vuluba
Kaggwa yalayira ekiri muggulu
Bwekiribwatuka
Ensi erikankana
Omwaana omuto aliyita nyina
Omukulu omukulu nayita engozi
Emu emu zalibiri okuzaala akaliga
Ani yakazaala
Kyetondeke ekitoke beale vuluba
Kaggwa yalayira ekiri muggulu
Bwekiribwatuka
Ensi erikankana
Omwaana omuto aliyita nyina
Omukulu omukulu nayita engozi
Emu emu zalibiri okuzaala akaliga
Ani yakazaala
Kyetondeke ekitoke beale vuluba
Vind dit lied op:
bol.com
amazon.com

Copyrights:

Auteur: ?

Componist: ?

Publisher: ?

Details:

Taal: languages.lg

Deel je mening

Dit formulier wordt beschermd door reCAPTCHA en de Google Privacy Policy en Servicevoorwaarden zijn daarbij van toepassing.

0 Reacties gevonden