Philly Bongoley Lutaaya

Philly Bongoley Lutaaya - Tumusinze lyrics

Your rating:

Tumusinze
Tumusinze
Aleluuuya
Tuli mu maso ge
Fe abana be
Tufukamire tumusabe
Tumusinse
Tuli mu kisibo kye
Mu nyumba ye
Ekigambo kye
Ye tabaza
Tetutye nga kizikiza
Sitani nokukemebwa nga
Yesu yabiwangula
Tumusinze
Tunatambulira wamu
Mu kubo lye
Ne tumwebazanga nokuyimba
Yatuwa ebitone bye
Ebitweyagaza  okukamala
Leka muyimbire nga bulijo
Tumusinze
Tumusinze
Aleluuuya
Tumusinze
Tumusinze
Aleluuuya
Tuli mu maso ge
Fe abana be
Tufukamire tumusabe
Tumusinse
Tuli mu kisibo kye
Mu nyumba ye
Ekigambo kye
Ye tabaza
Tetutye nga kizikiza
Sitani nokukemebwa nga
Yesu yabiwangula
Tumusinze
Tunatambulira wamu
Mu kubo lye
Ne tumwebazanga nokuyimba
Yatuwa ebitone bye
Ebitweyagaza  okukamala
Leka muyimbire nga bulijo
Tumusinze
Tumusinze
Aleluuuya
Tuli mwebaza tutya
Fe abadu be
Olwe bitonde byensi
Byeyatonda
Egulu nensi
Eyo mu bwegula
Wade buziba
Mu gayanja
Ebyo byeyatuwa tubikozese
Nga tugoba amakubo gomutonzi
Teri kija kutulema
Ye tabaza
Tunalemwa nga tutya
Tunalimbibwa ani
Ekigambo kye
Ye tabaza
Yatuwa ebitone bye
Ebitweyagaza  okukamala
Leka muyimbire nga bulijo
Tumusinze
Tumusinze
Aleluuuya
Get this song at:
bol.com
amazon.com

Copyrights:

Author: ?

Composer: ?

Publisher: ?

Details:

Language: Polish

Share your thoughts

This form is protected by reCAPTCHA and the Google Privacy Policy and Terms of Service apply.

0 Comments found