Evangel Youths Echoes Of Revival
Evangel Youths Echoes Of Revival - Tusabe lyrics
Your rating:
Okusaba kulimu ebibala Okusaba kutuwanguza Kusumulula enjegere zonna Esannyu nerilabika Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala Modecai bw'eyewayo okusaba Mukama yalokola ensi Obubi bwonna bwebatekateka Mukama yalokola Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala Ebiseera byonna nga bigenze Obubi nga bujjude ensi Abatukuvu tuyimirire tusabe Mukama alokole ensi Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala Ekyiseera kaakano kyituse Mugume tugende mumaso Temuwanika mujje tugende Era tulabe essanyu Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala x2 Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala x2 Tusabe, Tusabe, tusabe obutakoowa Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala x2 Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala x2 Tumuyite akyuse ensi yaffe Tusabe tulabe ebibala x2